Kaggayi 2:5 - Luganda Bible 20035 Bwe mwali muva e Misiri, nabasuubiza okubeeranga awamu nammwe bulijjo. N'olwekyo muleme kutya. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI5 ng'ekigambo bwe kiri kye nnalagaana nammwe bwe mwava mu Misiri. Omwoyo gwange gunnabeeranga mu mmwe; temutya. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya5 ‘Kino kye nalagaana nammwe bwe mwali muva mu Misiri, ng’Omwoyo wange anaabeeranga nammwe. Temutya.’ See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya5 ng'ekigambo bwe kiri kye nnalagaana nammwe bwe mwava mu Misiri, omwoyo gwange ne gubeera mu mmwe: temutya. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU5 Kino kye nalagaana nammwe lwe mwali mu nsi y'e Misiri; Mwoyo wange ali mu mmwe; muleke kutya. See the chapterLuganda DC Bible 20035 Bwe mwali muva e Misiri, nabasuubiza okubeeranga awamu nammwe bulijjo. N'olwekyo muleme kutya. See the chapter |