Kaggayi 2:3 - Luganda Bible 20033 ‘Ani mu mmwe abasigaddewo, eyalaba ku Ssinzizo lino mu kitiibwa kyalyo ekyasooka? Era mukiraba mutya kaakano? Temulaba nga si lyakitiibwa? See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI3 ‘Ani asigadde mu mmwe eyalaba ennyumba eno mu kitiibwa kyayo ekyasooka? Era mugiraba mutya kaakano? Temugiraba nga teriimu ka buntu mu maaso gammwe? See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya3 ‘Ani mu mmwe akyasigaddewo eyalaba ku kitiibwa ky’ennyumba eno? Ebafaananira etya kaakano? Tebafaananira ng’eteriimu kaabuntu? See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya3 nti Ani asigadde mu mmwe eyalaba ennyumba eno mu kitiibwa kyayo ekyasooka? era mugiraba mutya kaakano? temugiraba nga teriimu ka buntu mu maaso gammwe? See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU3 ‘Mu mmwe ani akyasigaddewo eyalaba ku Kiggwa kino mu kitiibwa kyakyo ekyasooka? Ate kati mukiraba mutya? Tekibafaananira ng'omutali kantu? See the chapterLuganda DC Bible 20033 ‘Ani mu mmwe abasigaddewo, eyalaba ku Ssinzizo lino mu kitiibwa kyalyo ekyasooka? Era mukiraba mutya kaakano? Temulaba nga si lyakitiibwa? See the chapter |