Kaggayi 2:19 - Luganda Bible 200319 Newaakubadde nga mu ggwanika temukyali ŋŋaano ya kusiga, wadde ng'emizabbibu n'emitiini, n'emikomamawanga, n'emizayiti teginnabala, naye okuva ku lunaku lwaleero, nja kubawa omukisa.” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI19 Ensigo zikyali mu ggwanika? Weewaawo, omuzabbibu n'omutiini n'omukomamawanga n'omuzeyituuni teginnabala; okuva ku lunaku lwa leero, ndibawa omukisa.” See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya19 Wakyaliwo ensigo eyasigala mu tterekero? Mulabe, emiti gino egimenyeddwa, ogw’omuzabbibu n’ogw’omutiini, n’ogw’omukomamawanga, n’ogw’omuzeeyituuni tegibalangako bibala. “ ‘Naye okuva ne leero ndibawa omukisa.’ ” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya19 Ensigo zikyali mu ggwanika? weewaawo, omuzabbibu n'omutiini n'omukomamawanga n'omuzeyituuni teginnabala; okuva ku lunaku lwa leero ndibawa omukisa. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU19 Ensigo ekyalimu mu kyagi? N'okutuusa kati omuzabbibu, omukunyu, ekkomamawanga n'oliva tebinnaleeta kibala? Okuva n'olwa leero n'okweyongerayo nzija kubawanga omukisa.” See the chapterLuganda DC Bible 200319 Newaakubadde nga mu ggwanika temukyali ŋŋaano ya kusiga, wadde ng'emizabbibu n'emitiini, n'emikomamawanga, n'emizayiti teginnabala, naye okuva ku lunaku lwaleero, nja kubawa omukisa.” See the chapter |