Online Bible

- Advertisements -




Kaggayi 2:17 - Luganda Bible 2003

17 Nababonereza nga nsindika okugengewala n'obukuku n'omuzira mu birime byammwe byonna, naye era temwakyuka kudda gye ndi.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

17 N'abakuba n'okugengewala n'obukuku n'omuzira mu mulimu gwonna ogw'emikono gyammwe, era naye temwankyukira.” Bw'ayogera Mukama.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

17 Nakolimira emirimu gyonna egy’emikono gyammwe n’okugengewala n’obukuku, n’omuzira, naye ne mutakyuka kudda gye ndi,’ bw’ayogera Mukama.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

17 Nabakuba n'okugengewala n'obukuku n'omuzira mu mulimu gwonna ogw'emikono gyammwe; era naye temwankyukira, bw'ayogera Mukama.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

17 Byonna bye mwakola nabikuba ne nnabbambula, okugengewala, n'omuzira, naye era temwakomawo gye ndi, Omukama y'agamba.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

17 Nababonereza nga nsindika okugengewala n'obukuku n'omuzira mu birime byammwe byonna, naye era temwakyuka kudda gye ndi.

See the chapter Copy




Kaggayi 2:17

Follow us:

Advertisements


Advertisements