Kaggayi 2:12 - Luganda Bible 200312 Omuntu bw'asala ekifi ky'ennyama ku kitambiro ekitukuvu, ekifi ekyo n'akitwalira mu lugoye lw'ayambadde, ekirenge ky'olugoye olwo ne kikoona ku mugaati, oba ku mugoyo, oba ku muzigo, oba ku kyokulya ekirala kyonna, ekyokulya ekyo kifuuka kitukuvu?” Bakabona ne baddamu nti: “Nedda.” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI12 Omuntu bw'asitulira ennyama entukuvu mu kirenge eky'ekyambalo kye, n'akoma ku mmere n'ekirenge kye oba mugoyo, oba mwenge, oba mafuta, oba mmere yonna, kyakomyeko kifuuka kitukuvu?” Bakabona ne baddamu ne boogera nti, “ Nedda.” See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya12 Omuntu bw’asitulira ennyama eyatukuzibwa mu kirenge eky’ekyambalo kye, ekirenge ne kikoma ku mugaati oba ku supu, oba ku wayini, oba ku mafuta oba ku mmere endala yonna, bitukuzibwa?’ ” Bakabona ne baddamu nti, “Nedda.” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya12 nti Omuntu bw'asitulira ennyama entukuvu mu kirenge eky'ekyambalo kye, n'akoma ku mmere n'ekirenge kye oba mugoyo oba mwenge oba mafuta oba mmere yonna, kiriba kitukuvu? Bakabona ne baddamu ne boogera nti Nedda. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU12 ‘Singa omuntu atwala ennyama emponge mu kikondoolo ky'ekyambalo kye, ne kimala kikoona ku mugaati oba ku nva, oba ku vviini oba ku muzigo oba ku mmere endala yonna, kye kikoonyeeko kifuuka kiwonge?’ ” Bakabona ne baddamu nti: “Nedda.” See the chapterLuganda DC Bible 200312 Omuntu bw'asala ekifi ky'ennyama ku kitambiro ekitukuvu, ekifi ekyo n'akitwalira mu lugoye lw'ayambadde, ekirenge ky'olugoye olwo ne kikoona ku mugaati, oba ku mugoyo, oba ku muzigo, oba ku kyokulya ekirala kyonna, ekyokulya ekyo kifuuka kitukuvu?” Bakabona ne baddamu nti: “Nedda.” See the chapter |