Kaggayi 2:10 - Luganda Bible 200310 Ku lunaku olw'amakumi abiri mu ennya, olw'omwezi ogw'omwenda, mu mwaka ogwokubiri, nga Dariyo ye kabaka, Mukama era n'ayogera ne Haggayi omulanzi. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI10 Ku lunaku olw'abiri mw'ennya (24) olw'omwezi ogw'omwenda mu mwaka ogwokubiri, ogwa Daliyo, ekigambo kya Mukama ne kijja eri Kaggayi nnabbi nga kyogera nti, See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya10 Awo ku lunaku olw’amakumi abiri mu ennya olw’omwezi ogw’omwenda mu mwaka ogwokubiri ogw’okufuga kwa Daliyo, ekigambo kya Mukama ne kijjira nnabbi Kaggayi nti, See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya10 Ku lunaku olw'amakumi abiri mu nnya olw'omwezi olw'omwenda mu mwaka ogw'okubiri ogwa Daliyo ekigambo kya Mukama ne kijjira mu Kaggayi nnabbi nga kyogera See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU10 Ku lunaku olwabiri mu ennya olw'omwezi ogwomwenda, mu mwaka ogwokubiri ogwa kabaka Dariyo ekigambo ky'Omukama ne kijjira Aggayi omulanzi nti: See the chapterLuganda DC Bible 200310 Ku lunaku olw'amakumi abiri mu ennya, olw'omwezi ogw'omwenda, mu mwaka ogwokubiri, nga Dariyo ye kabaka, Mukama era n'ayogera ne Haggayi omulanzi. See the chapter |