Kaggayi 1:9 - Luganda Bible 20039 “Mwasuubira kukungula bingi, naye ne biba bitono. Bwe mwabireeta eka, ne mbyonoona. Nakola bwe ntyo, kubanga Essinzizo lyange lirekeddwa awo lityo, nga buli omu ku mmwe yeemalidde ku nnyumba ye. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI9 “Mwasuubira bingi, kale laba ne biba bitono; era bwe mwabireeta eka, ne mbifuumuula. Lwaki?” Bw'ayogera Mukama w'eggye. “Ogw'ennyumba yange ebeererawo mu matongo, nammwe muddukira buli muntu mu nnyumba ye. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya9 “Mwasuubira bingi, naye mulaba bwe muvuddemu ebitono. Bye mwaleeta eka, nabifuumuula. Mumanyi ensonga? bw’ayogera Mukama ow’Eggye. Kubanga buli muntu afa ku nnyumba ye naye ennyumba yange mugigayaaliridde. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya9 Mwasuubira bingi, kale, laba, ne biba bitono; era bwe mwabireeta eka, ne mbifuumuula. Lwaki? bw'ayogera Mukama w'eggye. Ogw'ennyumba yange ebeerera awo ng'erekeddwawo, nammwe muddukira buli muntu eri ennyumba ye. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU9 Mwalindirira bingi, naye ekizze kitono; kye mwaleeta eka nakifuuwa eri. Lwaki? Omukama w'Amagye y'agamba. Kubanga Ekiggwa kyange kikyali matongo, sso nga mmwe buli omu yeefunyiridde ku nnyumba ye. See the chapterLuganda DC Bible 20039 “Mwasuubira kukungula bingi, naye ne biba bitono. Bwe mwabireeta eka, ne mbyonoona. Nakola bwe ntyo, kubanga Essinzizo lyange lirekeddwa awo lityo, nga buli omu ku mmwe yeemalidde ku nnyumba ye. See the chapter |