Kaggayi 1:2 - Luganda Bible 20032 Mukama Nnannyinimagye agamba nti: “Abantu bano bagamba nti ekiseera tekinnatuuka okuzimba obuggya Essinzizo lya Mukama.” See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI2 Bw'ati bw'ayogera Mukama w'eggye nti, “Abantu bano boogera nti ekiseera tekinnatuuka okuzimba ennyumba ya Mukama.” See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya2 Bw’ati bw’ayogera Mukama ow’eggye nti, “Abantu bano boogera nti, ‘Ekiseera tekinnatuuka okuddaabiriza ennyumba ya Mukama.’ ” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya2 nti Bw'ati bw'ayogera Mukama w'eggye nti Abantu bano boogera nti Kaakano si kye kiseera ffe okujja, ekiseera eky'okuzimbiramu ennyumba ya Mukama. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU2 “Omukama w'Amagye kino ky'agamba: Abantu bano bagamba nti: ‘Obudde tebunnatuuka kuzimba Kiggwa kya Mukama.’ ” See the chapterLuganda DC Bible 20032 Mukama Nnannyinimagye agamba nti: “Abantu bano bagamba nti ekiseera tekinnatuuka okuzimba obuggya Essinzizo lya Mukama.” See the chapter |