Online Bible

- Advertisements -




Kaggayi 1:1 - Luganda Bible 2003

1 Mu mwaka ogwokubiri, nga Dariyo ye kabaka wa Perusiya, ku lunaku olusooka mu mwezi ogw'omukaaga, Mukama Nnannyinimagye n'ayogerera mu Haggayi omulanzi. Bye yayogera byali bya kutwalira Zerubabbeeli, mutabani wa Seyalutiyeli, era omufuzi wa Buyudaaya, ne Yoswa Ssaabakabona, mutabani wa Yehozadaaki.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

1 Mu mwaka ogwokubiri ogwa Daliyo kabaka w'e Buperusi, mu mwezi ogw'omukaaga, ku lunaku olw'omwezi olwolubereberye, ekigambo kya Mukama ne kijja okuyita mu Kaggayi nnabbi, eri Zerubbaberi mutabani wa Seyalutyeri owessaza lya Yuda n'eri Yosuwa mutabani wa Yekozadaaki kabona asinga obukulu nga kyogera nti,

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

1 Mu mwaka ogwokubiri ogw’okufuga kwa kabaka Daliyo, ku lunaku olusooka mu mwezi ogw’omukaaga, ekigambo kya Mukama ne kijjira nnabbi Kaggayi okutegeeza Zerubbaberi mutabani wa Seyalutyeri, ow’essaza lya Yuda, ne Yoswa mutabani wa Yekozadaaki kabona asinga obukulu nti:

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

1 Mu mwaka ogw'okubiri ogwa Daliyo kabaka, mu mwezi ogw'omukaaga, ku lunaku olw'omwezi olw'olubereberye, ekigambo kya Mukama ne kijjira mu Kaggayi nnabbi eri Zerubbaberi mutabani wa Seyalutyeri owessaza lya Yuda n'eri Yosuwa mutabani wa Yekozadaaki kabona asinga obukulu nga kyogera

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

1 Mu mwaka ogwokubiri ogwa kabaka Dariyo, ku lusooka mu mwezi ogwomukaaga ekigambo ky'Omukama kyajja nga kiyita mu Aggayi omulanzi eri Zerubabbeli mutabani wa Seyalutyeli owessaza mu Yuda, n'eri Yoswa mutabani wa Yozadaki kabona omukulu, nga kibagamba nti:

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

1 Mu mwaka ogwokubiri, nga Dariyo ye kabaka wa Perusiya, ku lunaku olusooka mu mwezi ogw'omukaaga, Mukama Nnannyinimagye n'ayogerera mu Haggayi omulanzi. Bye yayogera byali bya kutwalira Zerubabbeeli, mutabani wa Seyalutiyeli, era omufuzi wa Buyudaaya, ne Yoswa Ssaabakabona, mutabani wa Yehozadaaki.

See the chapter Copy




Kaggayi 1:1

Follow us:

Advertisements


Advertisements