Isaaya 1:2 - Luganda Bible 20032 Mukama yagamba nti: “Ggwe eggulu wulira, naawe ensi tega okutu, muwulirize kye ŋŋamba! Abaana be nayola ne mbakuza, banjeemedde. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI2 Wulira, ggwe Eggulu, era tega okutu, ggwe Ensi, kubanga Mukama ayogedde: nnayonsa ne ndera abaana, naye ne banjeemera. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya2 Wulira ggwe eggulu, mpuliriza ggwe ensi, kubanga bw’ati Mukama bw’ayogera nti, “Nayonsa ne ndera abaana naye ne banjeemera. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya2 Wulira, ggwe Eggulu, era tega okutu, ggwe Ensi, kubanga Mukama ayogedde: nayonsa ne ndera abaana, ne banjeemera. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU2 Ggwe ggulu, wulira! Ggwe nsi, tega okutu! kubanga Omukama agambye nti: “Nayola abaana ne mbakuza, naye banjeemedde. See the chapterLuganda DC Bible 20032 Mukama yagamba nti: “Ggwe eggulu wulira, naawe ensi tega okutu, muwulirize kye ŋŋamba! Abaana be nayola ne mbakuza, banjeemedde. See the chapter |