Firemooni 1:9 - Luganda Bible 20039 naye okwagala kumpalirizza okukwegayirira obwegayirizi, newaakubadde nga ndi Pawulo, omubaka wa Kristo era kaakano omusibe we. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI9 naye olw'okwagala nkwegayirira bwegayirizi, nze, Pawulo, omubaka era kaakano omusibe olwa Kristo Yesu; See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya9 naye okwagala kwange gy’oli kumpaliriza okukusaba obusabi, nze, Pawulo, kaakano akaddiye, era ali mu kkomera olwa Kristo Yesu; See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya9 naye olw'okwagala nkwegayirira bwegayirizi, kuba nfaanana nga bwe ndi, Pawulo omukadde, era kaakano omusibe wa Kristo Yesu: See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU9 naye olw'okubeera okwagala, nkuwanjagira buwanjagizi; nze Pawulo, omukadde ate kati omusibe wa Kristu Yezu, See the chapterLuganda DC Bible 20039 naye okwagala kumpalirizza okukwegayirira obwegayirizi, newaakubadde nga ndi Pawulo, omubaka wa Kristo era kaakano omusibe we. See the chapter |