Online Bible

- Advertisements -




Firemooni 1:6 - Luganda Bible 2003

6 Era nsaba Katonda nti okussa ekimu n'abalala mu kukkiriza kwo, kukusobozese okutegeerera ddala ebirungi byonna bye tufunira mu Kristo.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

6 era nsaba nti okutegeeza abalala okukkiriza kwo kuleetere okumanya ebirungi bye tulina mu Kristo.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

6 Nsaba nti nga bw’ogenda otegeeza abantu okukkiriza kwo, nabo kubanyweze mu bulamu bwabwe, nga bategeerera ddala ebirungi byonna ebiri mu ffe ku bwa Kristo.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

6 okussa ekimu okw'okukkiriza kwo kulyoke kukolenga omulimu, mu kutegeerera ddala buli kigambo ekirungi ekiri mu mmwe, olwa Kristo.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

6 Nsaba nti okussa ekimu kw'olina mu kukkiriza kukole mu ggwe, omanye na buli kirungi kye tulina mu Kristu.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

6 Era nsaba Katonda nti okussa ekimu n'abalala mu kukkiriza kwo, kukusobozese okutegeerera ddala ebirungi byonna bye tufunira mu Kristo.

See the chapter Copy




Firemooni 1:6

Follow us:

Advertisements


Advertisements