Online Bible

- Advertisements -




Firemooni 1:22 - Luganda Bible 2003

22 Era ekirala, ntegekera aw'okusula, kubanga nsuubira nti olw'okusaba kwammwe, ndibaddizibwa.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

22 Ate ekirala, ntegekera we ndisula, kubanga nsuubira olw'okusaba kwammwe muliweebwa okundaba.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

22 Nninayo n’ekirala kye nkusaba; nkusaba ontegekere we ndisula, kubanga nnina essuubi, nga Katonda okusaba kwammwe ajja kukuddamu anzikirize nkomewo gye muli.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

22 Naye era nate onnongoosereze aw'okusula: kubanga nsuubira olw'okusaba kwammwe muliweebwa okundaba.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

22 Ate mu kaseera ke kamu, ntegekeraawo ekisenge, kubanga nsuubira nti olw'essaala zammwe nnyinza okubaddizibwa.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

22 Era ekirala, ntegekera aw'okusula, kubanga nsuubira nti olw'okusaba kwammwe, ndibaddizibwa.

See the chapter Copy




Firemooni 1:22

Follow us:

Advertisements


Advertisements