Online Bible

- Advertisements -




Firemooni 1:19 - Luganda Bible 2003

19 Nze Pawulo mpandiise n'omukono gwange gwennyini, nti nze ndisasula, newaakubadde nga naawe wennyini, obulamu bwo nze mbuyimirizzaawo.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

19 Nze Pawulo mpandiise n'omukono gwange, nze ndisasula, sijja kukugamba nti nkubanja, era naawe wekka.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

19 Kino nkiwandiika mu mukono gwange nze, Pawulo, nti ndikusasula. Sijja kukugamba nti olina ebbanja lyange.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

19 nze Pawulo mpandiise n'omukono gwange, nze ndisasula: nneme okukugamba nga nkubanja era naawe wekka nate.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

19 Nze Pawulo, kino nkiwandiise n'omukono gwange gwennyini nti ndikisasula, ne bwe siiyogere ku bbanja ggwe ly'onninako.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

19 Nze Pawulo mpandiise n'omukono gwange gwennyini, nti nze ndisasula, newaakubadde nga naawe wennyini, obulamu bwo nze mbuyimirizzaawo.

See the chapter Copy




Firemooni 1:19

Follow us:

Advertisements


Advertisements