Firemooni 1:16 - Luganda Bible 200316 kaakano nga takyali muddu buddu, wabula nga wa muwendo okusinga omuddu, kubanga waaluganda omwagalwa, naddala eri nze. Ate eri ggwe kisingawo, kubanga muganda wo mu mubiri, ate era muganda wo mu Mukama waffe. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI16 nga takyali muddu buddu, naye ng'asingako awo, ng'afuuse ow'oluganda omwagalwa, na ddala gye ndi, naye era okusingira ddala eri ggwe mu mubiri ne mu Mukama waffe. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya16 nga takyali muddu buddu, naye ng’asingako awo, ng’afuuse owooluganda omwagalwa ennyo, na ddala gye ndi. Kaakano ajja kubeera wa mugaso nnyo gy’oli mu mubiri ne mu Mukama waffe. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya16 nga takyali muddu nate, naye okusinga omuddu, ow'oluganda omwagalwa, okusinga ennyo gye ndi, naye okusingira ddala eri ggwe mu mubiri era ne mu Mukama waffe. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU16 nga takyali muddu, wabula ng'asinga n'omuddu, owooluganda omwagalwa, omuganzi gye ndi, ate asingawo n'obuganzi gy'oli ng'omuntu ate ne mu Mukama. See the chapterLuganda DC Bible 200316 kaakano nga takyali muddu buddu, wabula nga wa muwendo okusinga omuddu, kubanga waaluganda omwagalwa, naddala eri nze. Ate eri ggwe kisingawo, kubanga muganda wo mu mubiri, ate era muganda wo mu Mukama waffe. See the chapter |