Online Bible

- Advertisements -




Et 9:28 - Luganda Bible 2003

28 sikulwa ng'ab'omu nsi gye watuggyamu bagamba nti: Mukama teyasobola kubatuusa mu nsi gye yabasuubiza. Era yabakyawa, kyeyava abatwala mu ddungu okubatta.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

28 ensi gye watuggyamu ereme okwogera nti, Kubanga Mukama teyasobola kubatuusa mu nsi gye yabasuubiza, era kubanga yabakyawa, kyeyava abatwala mu ddungu okubatta.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

28 Ab’omu nsi mwe watuggya baleme okugamba nti, “Olwokubanga Mukama yali tasobola kubatuusa mu nsi gye yabasuubiza, era olwokubanga yali abakyaye nnyo, kyeyava abaggyayo mu Misiri alyoke abattire mu ddungu.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

28 ensi gye watuggyamu ereme okwogera nti Kubanga Mukama teyayinza kubaleeta mu nsi gye yabasuubiza, era kubanga yabakyawa, kyeyava abafulumya mu ddungu okubatta.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

28 sikulwa ng'ab'omu nsi gye watuggya bagamba nti: “Omukama yalemwa okubayingiza mu nsi gye yabasuubiza; kubanga yali abakyaye, kyeyava abaggyayo, abattire mu ddungu.”

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

28 sikulwa ng'ab'omu nsi gye watuggyamu bagamba nti: Mukama teyasobola kubatuusa mu nsi gye yabasuubiza. Era yabakyawa, kyeyava abatwala mu ddungu okubatta.

See the chapter Copy




Et 9:28

Follow us:

Advertisements


Advertisements