Et 9:27 - Luganda Bible 200327 Jjukira abaweereza bo Aburahamu, Yisaaka, ne Yakobo. Totunuulira bukakanyavu bwa bantu bano, newaakubadde ebibi byabwe, wadde okwonoona kwabwe, See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI27 Jjukira abaddu bo, Ibulayimu, Isaaka, ne Yakobo; totunuulira bukakanyavu bwa bantu bano newakubadde obubi bwabwe newakubadde okwonoona kwabwe; See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya27 Nkusaba ojjukire abaddu bo, era abaweereza bo, Ibulayimu, ne Isaaka, ne Yakobo osonyiwe obukakanyavu bw’eggwanga lino, n’obunafu bwalyo n’ebibi byalyo. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya27 Jjukira abaddu bo, Ibulayimu, Isaaka, ne Yakobo; totunuulira bukakanyavu bwa bantu bano newakubadde obubi bwabwe newakubadde okwonoona kwabwe: See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU27 Jjukira abaweereza bo Yiburayimu, Yizaake ne Yakobo. Totunuulira bukalubo bwa bantu bano, obwonoonefu bwabwe n'ekibi, See the chapterLuganda DC Bible 200327 Jjukira abaweereza bo Aburahamu, Yisaaka, ne Yakobo. Totunuulira bukakanyavu bwa bantu bano, newaakubadde ebibi byabwe, wadde okwonoona kwabwe, See the chapter |