Online Bible

- Advertisements -




Et 9:26 - Luganda Bible 2003

26 Ne neegayirira Mukama, ne ŋŋamba nti: ‘Ayi Mukama Katonda, tozikiriza bantu bo, ababo ku bubwo, be wanunula n'obuyinza bwo, be waggya mu Misiri n'amaanyi go.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

26 Ne nsaba Mukama nga njogera nti, Ayi Mukama Katonda, tozikiriza bantu bo era obusika bwo, be wanunula olw'obukulu bwo, be waggya mu Misiri n'omukono ogw'amaanyi.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

26 Ne nsaba Mukama nti, Ayi Mukama Katonda, bano be bantu bo, era obusika bwo bwennyini, be wanunula n’obaggya mu nsi ey’e Misiri n’omukono gwo ogw’amaanyi.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

26 Ne nsaba Mukama ne njogera nti Ai Mukama Katonda, tozikiriza bantu bo na busika bwo, be wanunula olw'obukulu bwo, be waggya mu Misiri n'engalo ez'amaanyi.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

26 Ne nsaba ew'Omukama nti: ‘Omukama Katonda, tozikiriza bantu bo, obusika bwo, bwe wanunula n'obukulu bwo, be waggya mu Misiri n'omukono gwo ogw'amaanyi.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

26 Ne neegayirira Mukama, ne ŋŋamba nti: ‘Ayi Mukama Katonda, tozikiriza bantu bo, ababo ku bubwo, be wanunula n'obuyinza bwo, be waggya mu Misiri n'amaanyi go.

See the chapter Copy




Et 9:26

Follow us:

Advertisements


Advertisements