Online Bible

- Advertisements -




Et 9:2 - Luganda Bible 2003

2 Abantu baamu banene era bawanvu, bazzukulu ba Anaki abawagguufu, be mumanyi. Era mwawulirako nti tewali ayinza kwaŋŋanga Baanaki abo.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

2 abantu abanene, abawanvu, abaana b'Anaki, be mumanyi, era be mwawulirako nga boogerwako nti, ‘Ani ayinza okubaŋŋaanga?’

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

2 Abantu baayo be batabani ba Anaki, ba maanyi era bawanvu. Obamanyi bulungi, era wawulirako dda nga boogerwako nti, “Ani ayinza okwolekera Abanaki?”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

2 abantu abanene abawanvu, abaana b'Anaki, b'omanyi, era be wawulirako nga bagamba nti Ani ayinza okuyimirira mu maaso g'abaana ba Anaki?

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

2 abantu abanene abawagguufu, Abaanaki. Naawe obamanyi era n'enjogera wali ogiwuliddeko nti: ‘Abaanaki ani anaabaŋŋanga?’

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

2 Abantu baamu banene era bawanvu, bazzukulu ba Anaki abawagguufu, be mumanyi. Era mwawulirako nti tewali ayinza kwaŋŋanga Baanaki abo.

See the chapter Copy




Et 9:2

Follow us:

Advertisements


Advertisements