Et 9:16 - Luganda Bible 200316 Ne ntunula, ne ndaba nga mwali mumaze okukyama ne muva mangu ku mpisa Mukama ze yabalagira okukwata. Mwali mukoze ekibi ne munyiiza Mukama Katonda wammwe, nga mulina bye musaanuusizza, ne mwekoleramu ekifaananyi ky'ennyana. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI16 Ne ntunula, era, laba, mwali mumaze okusobya ku Mukama Katonda wammwe; nga mwekoledde ennyana ensaanuuse, nga mumaze okukyama amangu ago okuva mu kkubo Mukama lye yabalagira. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya16 Bwe natunula ne ndaba nga mwonoonye mu maaso ga Mukama Katonda wammwe; mwali mwekoledde ekitali Katonda nga mukibumbye okufaanana ng’ennyana; mwali mukyuse mangu okuva mu kkubo Mukama lye yali abalagidde. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya16 Ne ntunula, era, laba, mwali mumaze okusobya ku Mukama Katonda wammwe; mwali mumaze okwekolera ennyana ensaanuuse: mwali mumaze okukyama amangu okuva mu kkubo Mukama lye yabalagira. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU16 Bwe natunula nti: ne ndaba nga mukoze ekibi ew'Omukama Katonda wammwe, nga mwekoledde akayana akasaanuuse ak'okusinza. Mwali muvudde mangu ku kkubo ly'Omukama lye yali abalagidde. See the chapterLuganda DC Bible 200316 Ne ntunula, ne ndaba nga mwali mumaze okukyama ne muva mangu ku mpisa Mukama ze yabalagira okukwata. Mwali mukoze ekibi ne munyiiza Mukama Katonda wammwe, nga mulina bye musaanuusizza, ne mwekoleramu ekifaananyi ky'ennyana. See the chapter |