Online Bible

- Advertisements -




Et 9:14 - Luganda Bible 2003

14 Ndeka mbazikirize, beerabirirwe ddala ku nsi. Ndisibusa mu ggwe eggwanga eddene era ery'amaanyi okusinga bo.’

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

14 ndeka mbazikirize, nsangule erinnya lyabwe okuva ku nsi; naye ggwe ndikufuula eggwanga eribasinga amaanyi n'obukulu.’

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

14 Leka mbazikirize, erinnya ly’eggwanga lyabwe ndisangulewo wansi w’eggulu. Ndikuggyamu eggwanga eddene era ery’amaanyi okusinga eggwanga lyabwe.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

14 ndeka mbazikirize, nsangule erinnya lyabwe wansi w'eggulu: era ndifuula ggwe eggwanga eribasinga amaanyi n'obukulu.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

14 Ndeka mbawemmente, erinnya lyabwe ndisangule wansi w'eggulu, mu ggwe mwe nnaakola eggwanga eribakira amaanyi n'obunene.’

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

14 Ndeka mbazikirize, beerabirirwe ddala ku nsi. Ndisibusa mu ggwe eggwanga eddene era ery'amaanyi okusinga bo.’

See the chapter Copy




Et 9:14

Follow us:

Advertisements


Advertisements