Online Bible

- Advertisements -




Et 9:11 - Luganda Bible 2003

11 Kale ennaku ezo amakumi ana emisana n'ekiro, bwe zaayitawo, Mukama n'ampa ebipande ebibiri eby'amayinja, ebyawandiikibwako endagaano.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

11 Awo olwatuuka ennaku ana (40) bwe zaayitawo emisana n'ekiro, Mukama n'ampa ebipande ebibiri eby'amayinja, bye bipande eby'endagaano.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

11 Ku nkomerero y’ennaku amakumi ana n’ebiro amakumi ana Mukama Katonda n’ampa ebipande ebibiri eby’amayinja nga bye bipande eby’endagaano.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

11 Awo olwatuuka ennaku amakumi ana bwe zaayitawo emisana n'ekiro, Mukama n'ampa ebipande ebibiri eby'amayinja, bye bipande eby'endagaano.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

11 Ennaku bwe zaayita amakumi ana n'ebiro amakumi ana, Omukama n'ampa empande bbiri ez'amayinja, empande ez'Endagaano.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

11 Kale ennaku ezo amakumi ana emisana n'ekiro, bwe zaayitawo, Mukama n'ampa ebipande ebibiri eby'amayinja, ebyawandiikibwako endagaano.

See the chapter Copy




Et 9:11

Follow us:

Advertisements


Advertisements