Et 9:1 - Luganda Bible 20031 “Muwulire mmwe Abayisirayeli: olwaleero mugenda okusomoka Omugga Yorudaani, muyingire era mwefuge ensi y'amawanga agasinga eggwanga lyammwe obunene n'amaanyi. Ebibuga byago binene era byazimbibwako ebigo ebigulumivu okutuuka mu bire. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI1 “Muwulire, Mmwe abaana ba Isiraeri: Leero mugenda kusomoka Yoludaani, okuyingira okuwangula amawanga agabasinga obunene n'amaanyi, ebibuga ebinene ebyazimbibwako ebigo ebigulumivu ennyo; See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya1 Wulira, Ayi Isirayiri. Osemberedde olunaku lw’ojja okusomokerako omugga Yoludaani, oyingire mu nsi omuli amawanga agakusinga obunene, ogyetwalire ogyefunire. Olisangamu ebibuga ebinene ebyebulunguddwa ebigo ebyawanvuwa okutuuka ku ggulu. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya1 Wulira, ggwe Isiraeri: ogenda okusomoka Yoludaani leero, okuyingira okulya amawanga agakusinga obunene n'amaanyi, ebibuga ebinene ebyazimbibwako ebigo okutuuka mu ggulu, See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU1 “Wulira, Yisirayeli, oli kumpi kusomoka Yorudani, oyingire, otwale amawanga agakusinga obunene n'amaanyi, ebibuga ebinene ebirina bbugwe akoma eyo ku ggulu, See the chapterLuganda DC Bible 20031 “Muwulire mmwe Abayisirayeli: olwaleero mugenda okusomoka Omugga Yorudaani, muyingire era mwefuge ensi y'amawanga agasinga eggwanga lyammwe obunene n'amaanyi. Ebibuga byago binene era byazimbibwako ebigo ebigulumivu okutuuka mu bire. See the chapter |