Online Bible

- Advertisements -




Et 8:9 - Luganda Bible 2003

9 Mu nsi eyo mulirya emmere n'etebaggwaako. Mu nsi eyo, temulibaako kye mujula. Enjazi zaayo zirimu ekyuma, ne mu nsozi zaayo muyinza okusimamu ekikomo.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

9 ensi mwonooliiranga emmere nga teggwaawo, toobengako ky'obulwa omwo; enjazi zaayo zirimu ekyuma, ne mu nsozi zaayo muyinza okusimamu ekikomo.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

9 ensi, emmere gy’eteebeerenga ya bbula, nga buli ky’oneetaaganga onookifunanga; ensi, ng’ebyuma ge mayinja gaayo, era gy’onoosimanga ekikomo mu nsozi zaayo.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

9 ensi mw'onooliiranga emmere n'etebula, toobengako ky'obulwa omwo; ensi amayinja gaayo kyuma, ne mu nsozi zaayo oyinza okusima ebikomo.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

9 ensi mwe mutalijula kantu, mw'oliriira omugaati gwo awatali kujula; ensi ey'amayinja ag'ekyuma n'ensozi omusimwa ekikomo.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

9 Mu nsi eyo mulirya emmere n'etebaggwaako. Mu nsi eyo, temulibaako kye mujula. Enjazi zaayo zirimu ekyuma, ne mu nsozi zaayo muyinza okusimamu ekikomo.

See the chapter Copy




Et 8:9

Follow us:

Advertisements


Advertisements