Et 8:6 - Luganda Bible 20036 Kale mukuumenga ebiragiro bya Mukama Katonda wammwe, mugobererenga ebyo by'alagira, era mumussengamu ekitiibwa, See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI6 Era muneekuumanga ebiragiro bya Mukama Katonda wammwe, ne mutambulira mu makubo ge nga mumussaamu ekitiibwa. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya6 “Onookwatanga amateeka ga Mukama Katonda wo ng’otambuliranga mu makubo ge, era ng’omutya, ng’omussaamu ekitiibwa. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya6 Era oneekuumanga ebiragiro bya Mukama Katonda wo, okutambuliranga mu makubo ge, n'okumutyanga. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU6 Awo nno kwatanga ebiragiro by'Omukama Katonda wo, otambulirenga mu makubo ge, era omutyenga. See the chapterLuganda DC Bible 20036 Kale mukuumenga ebiragiro bya Mukama Katonda wammwe, mugobererenga ebyo by'alagira, era mumussengamu ekitiibwa, See the chapter |