Et 8:17 - Luganda Bible 200317 Muleme kugamba mu mitima gyamwe nti: ‘Obuyinza bwaffe n'amaanyi gaffe bye bitufunyisizza obugagga.’ See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI17 Temwogeranga mu mitima gyammwe nti, ‘Obuyinza bwaffe n'amaanyi g'emikono gyaffe bye bitufunidde obugagga buno.’ See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya17 Weekuumenga, olemenga okulowoozanga mu mutima gwo nti, ‘Obugagga buno bwonna mbufunye olw’obuyinza bwange n’amaanyi g’emikono gyange.’ See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya17 era olemenga okwogera mu mutima gwo nti Obuyinza bwange n'amaanyi g'omukono gwange bye binfunidde obugagga buno. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU17 “Wandiyinza okwegamba mu mutima gwo nti: ‘Obuzira n'amaanyi g'emikono gyange bye binkoledde obugagga buno.’ See the chapterLuganda DC Bible 200317 Muleme kugamba mu mitima gyamwe nti: ‘Obuyinza bwaffe n'amaanyi gaffe bye bitufunyisizza obugagga.’ See the chapter |