Online Bible

- Advertisements -

Et 8:12 - Luganda Bible 2003

12 Bwe mulimala okufuna emmere ebamala, n'okuzimba amayumba amalungi n'okugasulamu,

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

12 bw'onoomalanga okulya n'okkuta, era ng'omaze okuzimba ennyumba ennungi n'okutuula omwo;

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

12 Si kulwa ng’onoolyanga n’okkuta, ne weezimbiranga amayumba amalungi, n’otereera;

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

12 bw'onoomalanga okulya n'okkuta, era ng'omaze okuzimba ennyumba ennungi n'okutuula omwo;

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

12 Oboolyawo bw'olimala okulya n'okkuta, n'ozimba amayumba amalungi n'ogasulamu,

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

12 Bwe mulimala okufuna emmere ebamala, n'okuzimba amayumba amalungi n'okugasulamu,

See the chapter Copy

Et 8:12

Follow us:

Advertisements

Advertisements