Et 7:3 - Luganda Bible 20033 Temuufumbiriganwenga nabo. Bawala bammwe temuubawenga batabani baabwe kubawasa, era ne bawala baabwe temuubawasizenga batabani bammwe, See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI3 Temufumbiriganwenga nabo, bawala bammwe temuubawenga batabani baabwe kubawasa, era ne bawala baabwe temuubawasizenga batabani bammwe. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya3 Tofumbiriganwanga nabo. Towangayo muwala wo kufumbirwanga mutabani we, oba mutabani we okuwasanga muwala wo. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya3 so tofumbiriganwanga nabo; muwala wo tomuwanga mutabani we, so ne muwala we tomuwasizanga mutabani wo. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU3 Temuwasaŋŋananga; bawala bo tobafumbizanga batabani baabwe, ne bawala baabwe tobawasizanga batabani bo, See the chapterLuganda DC Bible 20033 Temuufumbiriganwenga nabo. Bawala bammwe temuubawenga batabani baabwe kubawasa, era ne bawala baabwe temuubawasizenga batabani bammwe, See the chapter |