Et 7:26 - Luganda Bible 200326 Temuuleetenga kya muzizo na kimu mu mayumba gammwe, nammwe muleme kukolimirwa nga kyo. Mukikyayiranga ddala era mukitamirwanga ddala, kubanga kyakolimirwa. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI26 Toleetanga kintu kya muzizo mu nnyumba yo, naawe oleme kufuuka eyakolimirwa nga kyo, naye onokikyayiranga ddala, era onookitamirwanga ddala; kubanga kintu ekyakolimirwa. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya26 Toyingizanga mu nnyumba yo kintu kyonna ekyomuzizo, olemenga kuba mukolimire ng’ekintu ekyo bwe kiri. Onookikyayiranga ddala era onookitamirwanga ddala, kubanga kyakolimirwa. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya26 so toleetanga kintu kya muzizo mu nnyumba yo, naawe n'ofuuka ekyakolimirwa okufaanana nga kyo: onookikyayiranga ddala, era onookitamirwanga ddala; kubanga kintu ekyakolimirwa. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU26 Toleetanga ekyenyinyalwa mu nnyumba yo, sikulwa nga naawe, okufaanana nga byo, osalirwa okuzikirizibwa. Obyetamirwanga ddala era n'obyenyinyala, kubanga bino bisaliddwa okuzikirizibwa. See the chapterLuganda DC Bible 200326 Temuuleetenga kya muzizo na kimu mu mayumba gammwe, nammwe muleme kukolimirwa nga kyo. Mukikyayiranga ddala era mukitamirwanga ddala, kubanga kyakolimirwa. See the chapter |