Online Bible

- Advertisements -




Et 7:23 - Luganda Bible 2003

23 Naye Mukama Katonda wammwe aliwaayo abalabe bammwe mu mikono gyammwe era bo alibakuba entiisa ey'amaanyi, okutuusa lwe balizikirizibwa.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

23 Naye Mukama Katonda wo anaabawangayo mu mikono gyo, era anaabeeraliikirizanga nnyo, okutuusa lwe balizikirira.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

23 Naye Mukama Katonda wo anaagagabulanga mu mukono gwo n’ageeraliikirizanga ng’agatabuddetabudde, okutuusa lwe ganaazikirizibwanga.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

23 Naye Mukama Katonda wo anaabagabulanga mu maaso go, era anaabeeraliikirizanga okweraliikirira okungi, okutuusa lwe balizikirira.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

23 Naye Omukama Katonda agenda kubakuwa mu mikono gyo, abaleetemu okutabukatabuka kungi okutuusa bonna lwe balizikirira.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

23 Naye Mukama Katonda wammwe aliwaayo abalabe bammwe mu mikono gyammwe era bo alibakuba entiisa ey'amaanyi, okutuusa lwe balizikirizibwa.

See the chapter Copy




Et 7:23

Follow us:

Advertisements


Advertisements