Et 7:20 - Luganda Bible 200320 Era Mukama Katonda wammwe alisindika ennumba mu bo, okutuusa lw'alizikiriza abo abaliba basigaddewo nga babeekwese mmwe. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI20 Era Mukama Katonda wo anaasindikanga ennumba mu bo, okutuusa lw'alizikiriza abo abaliba basigaddewo nga babeekwese mmwe. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya20 Ate Mukama Katonda wo anaaweerezanga ennumba mu balabe bo ne zibaluma, okutuusa n’abo abanaabanga basigaddewo mu lutalo, nga beekwese, lwe ziribazikiririza ddala. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya20 Era Mukama Katonda wo anaatumanga mu bo ennumba, okutuusa abo abalisigalawo ne beekweka lwe balizikirira mu maaso ge. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU20 Omukama Katonda wo alibasindikira ennumba okutuusa nga n'abo abasigalidde abaliba babeekwese bazikiridde. See the chapterLuganda DC Bible 200320 Era Mukama Katonda wammwe alisindika ennumba mu bo, okutuusa lw'alizikiriza abo abaliba basigaddewo nga babeekwese mmwe. See the chapter |