Et 7:17 - Luganda Bible 200317 “Bwe muneebuuzaganyanga nti: ‘Ab'amawanga gano nga batusinga obungi! Tuyinza tutya okubagobamu?’ See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI17 Toyogeranga mu mutima gwo nti amawanga gano gansinga obungi; siyinza kubawangula. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya17 Oyinza okwebuuza mu mutima gwo nti, “Amawanga ag’amaanyi gatyo okutusinga, tulisobola tutya okugagoba mu nsi zaago?” See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya17 Bw'onooyogeranga mu mutima gwo nti amawanga gano gansinga obungi; nnyinza ntya okubanyaga? See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU17 “Oyinza okugamba mu mutima gwo nti: ‘Amawanga gano ga maanyi okutusinga, tunaasobola tutya okugagobawo?’ See the chapterLuganda DC Bible 200317 “Bwe muneebuuzaganyanga nti: ‘Ab'amawanga gano nga batusinga obungi! Tuyinza tutya okubagobamu?’ See the chapter |