Online Bible

- Advertisements -




Et 7:15 - Luganda Bible 2003

15 Mukama anaaziyizanga buli bulwadde okubakwata. Era taabalwazenga ndwadde mbi ez'e Misiri ze mumanyi, naye anaazirwazanga abo bonna ababakyawa.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

15 Mukama anaakukuumanga eri endwadde zonna, taakussengako n'emu ku ndwadde embi ez'e Misiri z'omanyi; naye anaazissanga ku abo bonna abakukyawa.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

15 Mukama takkirizenga ndwadde yonna kukukwata. So taakuleeterenga ndwadde ezo ez’akabi, ze wamanyanga, ez’e Misiri, naye anaazireeteranga abo bonna abakukyawa.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

15 Era Mukama anaakuggyangako obulwadde bwonna; so taakussengako n'emu ku ndwadde embi ez'e Misiri, z'omanyi, naye anaazissanga ku abo bonna abakukyawa.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

15 Omukama alikutaliza buli ndwadde; talikuleetera ndwadde za ntiisa ez'e Misiri ze walabako, wabula alizireetera abo bonna abakukyawa.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

15 Mukama anaaziyizanga buli bulwadde okubakwata. Era taabalwazenga ndwadde mbi ez'e Misiri ze mumanyi, naye anaazirwazanga abo bonna ababakyawa.

See the chapter Copy




Et 7:15

Follow us:

Advertisements


Advertisements