Et 7:14 - Luganda Bible 200314 Muliweebwa omukisa okusinga amawanga amalala gonna. Mu mmwe temuubenga musajja oba mukazi mugumba, wadde ekisolo ekitazaala mu magana gammwe. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI14 Muliweebwa omukisa okusinga amawanga amalala gonna. Mu mmwe temuubeenga musajja oba mukazi mugumba, wadde ekisolo ekitazaala mu magana gammwe. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya14 Onoofunanga omukisa okusinga amawanga amalala gonna; tewaabengawo musajja oba mukazi mugumba mu mmwe, wadde ente zammwe ezitaazaalenga. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya14 Onoobanga n'omukisa okusinga amawanga gonna: tewaabenga mugumba mu mmwe newakubadde omusajja newakubadde omukazi, newakubadde mu bisibo byo. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU14 Oliweebwa omukisa mu mawanga gonna. Mu ggwe temuliba musajja atalina mwana na mukazi mugumba, ne mu bisolo byo temuliba kitazaala. See the chapterLuganda DC Bible 200314 Muliweebwa omukisa okusinga amawanga amalala gonna. Mu mmwe temuubenga musajja oba mukazi mugumba, wadde ekisolo ekitazaala mu magana gammwe. See the chapter |