Online Bible

- Advertisements -




Et 6:25 - Luganda Bible 2003

25 Kye tusaanidde okukola, kwe kwegendereza tutuukirizenga byonna Mukama Katonda waffe bye yatulagira.’

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

25 Era kinaabanga kirungi gyetuli, okwegenderezanga n'okukolanga byonna Mukama Katonda waffe bye yatulagira, bwe tunaakwatanga okukola ekiragiro kino kyonna mu maaso ga Mukama Katonda waffe, nga bwe yatulagira.’ ”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

25 Era singa tuneegenderezanga ne tukwata amateeka gano gonna ne tugagonderanga, mu maaso ga Mukama Katonda waffe, nga bwe yatulagira, tunaabanga tutuukirizza ebyo by’ayagala.’ ”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

25 Era kinaabanga butuukirivu gye tuli, bwe tunaakwatanga okukola ekiragiro kino kyonna mu maaso ga Mukama Katonda waffe, nga bwe yatulagira.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

25 Obutuukirivu bwaffe buliba mu kino: bwe tulikwata ne tutuusa ebiragiro bino byonna mu maaso g'Omukama Katonda waffe nga ye bwe yatulagira.’

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

25 Kye tusaanidde okukola, kwe kwegendereza tutuukirizenga byonna Mukama Katonda waffe bye yatulagira.’

See the chapter Copy




Et 6:25

Follow us:

Advertisements


Advertisements