Online Bible

- Advertisements -




Et 6:22 - Luganda Bible 2003

22 Twerabirako n'amaaso gaffe ebyewuunyo n'ebyamagero eby'amaanyi era eby'entiisa Mukama bye yakola ku Misiri ne ku kabaka waayo, ne ku b'ennyumba ya kabaka oyo bonna.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

22 era Mukama n'akola obubonero n'eby'amagero, ebinene era ebizibu, ku Misiri, ku Falaawo, ne ku nnyumba ye yonna, nga tulaba.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

22 Mukama Katonda n’alaga obubonero obw’ekitalo, n’akola ebyamagero ebinene era ebitatendeka ku Misiri ne ku Falaawo n’ab’omu maka ge bonna, nga naffe tulaba.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

22 era Mukama n'alaga obubonero n'eby'amagero, ebinene era ebizibu, ku Misiri, ku Falaawo, ne ku nnyumba ye yonna, mu maaso gaffe:

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

22 N'akola obubonero obwewuunyisa n'ebikuuno, ebinene ate eby'entiisa mu Misiri ng'abikola ku Faraawo n'ennyumba ye yonna mu maaso gaffe.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

22 Twerabirako n'amaaso gaffe ebyewuunyo n'ebyamagero eby'amaanyi era eby'entiisa Mukama bye yakola ku Misiri ne ku kabaka waayo, ne ku b'ennyumba ya kabaka oyo bonna.

See the chapter Copy




Et 6:22

Follow us:

Advertisements


Advertisements