Et 6:21 - Luganda Bible 200321 Abaana bammwe abo bamubaddangamu nti: ‘Twali baddu ba kabaka w'e Misiri, Mukama n'atuggya mu Misiri ng'akozesa obuyinza bwe obw'amaanyi. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI21 N'olyoka ogamba omwana wo nti, ‘Twali baddu ba Falaawo mu Misiri; Mukama n'atuggya mu Misiri n'omukono ogw'amaanyi; See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya21 Omuddangamu nti, ‘Twali baddu ba Falaawo mu nsi ey’e Misiri, naye Mukama Katonda n’atuggya mu Misiri n’omukono gwe ogw’amaanyi. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya21 N'olyoka ogamba omwana wo nti Twali baddu ba Falaawo mu Misiri; Mukama n'atuggya mu Misiri n'engalo ez'amaanyi: See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU21 omuddangamu nti: ‘Twali baddu ba Faraawo mu nsi y'e Misiri, Omukama n'atuggyayo mu Misiri n'omukono ogw'amaanyi. See the chapterLuganda DC Bible 200321 Abaana bammwe abo bamubaddangamu nti: ‘Twali baddu ba kabaka w'e Misiri, Mukama n'atuggya mu Misiri ng'akozesa obuyinza bwe obw'amaanyi. See the chapter |