Et 6:20 - Luganda Bible 200320 “Gye bujja, abaana bammwe balibabuuza mmwe nti: ‘Amateeka n'ebiragiro n'ebibuuliriro Mukama Katonda waffe bye yabateerawo, bitegeeza ki?’ See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI20 “Omwana wo bw'akubuuzanga mu biro ebigenda okujja, ng'ayogera nti, ‘Ebyo Mukama Katonda waffe bye yabalaga, n'amateeka n'ebiragiro bitegeeza ki?’ See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya20 “Mu biseera ebirijja, omwana wo bw’akubuuzanga nti, Ebyo byonna ebinnyonnyola buli kalonda, n’amateeka, n’ebiragiro Mukama Katonda waffe bye yabalagira, bitegeeza ki? See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya20 Omwana wo bw'akubuuzanga mu biro ebigenda okujja, ng'ayogera nti Ebyo bye yategeeza, n'amateeka, n'emisango Mukama Katonda waffe bye yabalagira, amakulu gaabyo ki? See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU20 “Gye bujja omwana wo bw'akubuuzanga nti: ‘Bino enjigiriza, amateeka n'ebiragiro Omukama Katonda waffe bye yabalagira bitegeeza ki?’ See the chapterLuganda DC Bible 200320 “Gye bujja, abaana bammwe balibabuuza mmwe nti: ‘Amateeka n'ebiragiro n'ebibuuliriro Mukama Katonda waffe bye yabateerawo, bitegeeza ki?’ See the chapter |