Et 6:2 - Luganda Bible 20032 Mmwe n'abaana bammwe era ne bazzukulu bammwe, mussengamu Mukama Katonda wammwe ekitiibwa obulamu bwammwe bwonna. Mutuukirizenga amateeka ge gonna n'ebiragiro bye, bye mbawa, mulyoke muwangaale nnyo. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI2 Mmwe n'abaana bammwe era ne bazzukulu bammwe, mussengamu Mukama Katonda wammwe ekitiibwa obulamu bwammwe bwonna. Mutuukirizenga amateeka ge gonna n'ebiragiro bye bye mbawa, mulyoke muwangaale ennaku nnyingi. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya2 Bw’otyo ggwe n’abaana bo, n’abaana b’abaana bo oluvannyuma lwabwe, olyoke otyenga Mukama Katonda wo ennaku zonna ez’obulamu bwo, ng’ogondera amateeka ge n’ebiragiro bye, bye nkuwa leero; olyoke owangaalenga. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya2 otyenga Mukama Katonda wo, okwekuumanga amateeka ge gonna n'ebiragiro bye, bye nkulagira ggwe n'omwana wo n'omuzzukulu wo, ennaku zonna ez'obulamu bwo; era olyoke owangaale ennaku nnyingi. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU2 bwe mutyo mmwe n'abaana bammwe ne bazzukulu bammwe mutyenga Omukama Katonda wammwe ennaku zonna ez'obulamu bwammwe, nga mukwata empisa n'ebiragiro byonna bye mbawa, mulyoke muwangaale. See the chapterLuganda DC Bible 20032 Mmwe n'abaana bammwe era ne bazzukulu bammwe, mussengamu Mukama Katonda wammwe ekitiibwa obulamu bwammwe bwonna. Mutuukirizenga amateeka ge gonna n'ebiragiro bye, bye mbawa, mulyoke muwangaale nnyo. See the chapter |