Online Bible

- Advertisements -




Et 6:13 - Luganda Bible 2003

13 Mussengamu ekitiibwa Mukama Katonda wammwe, mumusinzenga, era erinnya lye, lye muba mulayiranga.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

13 Otyanga Mukama Katonda wo; oyo gw'onooweerezanga, era erinnya lye ly'onoolayiranga.

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

13 “Otyanga Mukama Katonda wo. Ye gw’obanga oweereza yekka, era mu linnya lye lyokka mw’obanga olayiriranga.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

13 Onootyanga Mukama Katonda wo; era oyo onoomuweerezanga, era erinnya lye ly'onoolayiranga.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

13 Otyanga Omukama Katonda wo, era yekka gw'oweerezanga, mu linnya lye mw'olayiriranga.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

13 Mussengamu ekitiibwa Mukama Katonda wammwe, mumusinzenga, era erinnya lye, lye muba mulayiranga.

See the chapter Copy




Et 6:13

Follow us:

Advertisements


Advertisements