Online Bible

- Advertisements -




Et 5:5 - Luganda Bible 2003

5 Nze nayimirira wakati wammwe ne Mukama mu kiseera ekyo, okubategeeza Mukama bye yali abagamba, kubanga mwali mutidde omuliro, ne mutayambuka ku lusozi.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

5 Mu biro ebyo, nange nnayimirira wakati wa Mukama nammwe, okubategeeza ekigambo kya Mukama; kubanga mwali mutidde omuliro ne mutalinnya ku lusozi, Mukama bwe yayogera nti,

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

5 Mu kaseera ako nze nnali nnyimiridde wakati wa Mukama nammwe okubatuusaako ekigambo kya Mukama Katonda, kubanga mmwe mwali mutidde omuliro, noolwekyo ne mutalinnya ku lusozi olunene. N’abagamba nti:

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

5 (nayimirira wakati wa Mukama nammwe mu biro ebyo, okubalaga ekigambo kya Mukama: kubanga mwali mutidde olw'omuliro, ne mutalinnya ku lusozi;) ng'ayogera nti

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

5 Mu budde obwo nze nali omutabaganya wakati w'Omukama nammwe, nga mbabuulira ebigambo bye, kubanga mwali mutya omuliro ne mutayambuka ku lusozi. Yagamba nti:

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

5 Nze nayimirira wakati wammwe ne Mukama mu kiseera ekyo, okubategeeza Mukama bye yali abagamba, kubanga mwali mutidde omuliro, ne mutayambuka ku lusozi.

See the chapter Copy




Et 5:5

Follow us:

Advertisements


Advertisements