Online Bible

- Advertisements -




Et 5:33 - Luganda Bible 2003

33 Mukolerenga ku ebyo byonna Mukama Katonda wammwe bye yabalagira, mulyoke mubenga bulungi, era muwangaalire mu nsi, gye mulyefuga.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

33 Mutambulirenga mu kkubo lyokka Mukama Katonda wammwe ly'abalagira, mulyoke mubenga abalamu, era mulabe ebirungi, era muwangaale ennaku nnyingi mu nsi gye mugenda okutuulamu.”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

33 Mutambulirenga mu kkubo Mukama Katonda wammwe ly’abalagidde, mulyoke mubenga balamu, mugaggawale, era muwangaalenga nga muli mu nsi ejja okubeera obutaka bwammwe obw’enkalakkalira.”

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

33 Munaatambuliranga mu kkubo lyonna Mukama Katonda wammwe lye yabalagira, mulyoke mubenga abalamu, era mulabe ebirungi, era mumale ennaku nnyingi mu nsi gye mulirya.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

33 Mutambulirenga mu ebyo Omukama Katonda wammwe bye yabalagira, lwe munaalama, ne muba bulungi, ne muwangaala mu nsi gye mugenda okutwala.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

33 Mukolerenga ku ebyo byonna Mukama Katonda wammwe bye yabalagira, mulyoke mubenga bulungi, era muwangaalire mu nsi, gye mulyefuga.

See the chapter Copy




Et 5:33

Follow us:

Advertisements


Advertisements