Online Bible

- Advertisements -

Et 5:26 - Luganda Bible 2003

26 Ani mu bantu bonna, eyali awulidde eddoboozi lya Katonda Nnannyinibulamu, ng'ayogerera mu muliro wakati, nga ffe bwe tuwulidde, omuntu oyo n'asigala nga mulamu?

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

26 Kubanga ani ku balina omubiri bonna eyali awulidde eddoboozi lya Katonda omulamu nga lyogera nga liva mu muliro wakati, nga ffe bwe tuwulidde, n'aba mulamu?

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

26 Kubanga, ani mu bantu omuntu eyali awulidde ku ddoboozi lya Katonda omulamu ng’ayogerera wakati mu muliro, nga ffe bwe tuliwulidde, n’asigala ng’akyali mulamu?

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

26 Kubanga ani ku balina omubiri bonna eyali awulidde eddoboozi lya Katonda omulamu nga lyogera nga liva mu muliro wakati, nga ffe bwe tuwulidde, n'aba mulamu?

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

26 Omuntu waawa eyali awulidde eddoboozi lya Katonda omulamu, ayogera ng'ayima mu muliro wakati, nga ffe bwe tuwulidde, n'alama?

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

26 Ani mu bantu bonna, eyali awulidde eddoboozi lya Katonda Nnannyinibulamu, ng'ayogerera mu muliro wakati, nga ffe bwe tuwulidde, omuntu oyo n'asigala nga mulamu?

See the chapter Copy

Et 5:26

Follow us:

Advertisements

Advertisements