Et 5:24 - Luganda Bible 200324 ne mugamba nti: ‘Mukama Katonda waffe atulaze ekitiibwa kye n'obukulu bwe. Tuwulidde eddoboozi lye eriva mu muliro wakati. Olwaleero tulabye nga Katonda ayogera n'omuntu, omuntu n'asigala nga mulamu. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI24 ne mwogera nti, ‘Laba, Mukama Katonda waffe atulaze ekitiibwa kye n'obukulu bwe, era tuwulidde eddoboozi lye nga liva mu muliro wakati. Leero tulabye nga kisoboka Katonda okwogera n'omuntu n'asigala nga mulamu. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya24 Ne mugamba nti, “Laba, Mukama Katonda waffe atulaze ekitiibwa kye n’obukulu bwe, era n’eddoboozi lye ne tuliwulira nga lifuluma wakati mu muliro. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya24 ne mwogera nti Laba, Mukama Katonda waffe atulaze ekitiibwa kye n'obukulu bwe, era tuwulidde eddoboozi lye nga liva mu muliro wakati: tulabye leero nga Katonda ayogera n'omuntu n'aba mulamu. See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU24 ne mugamba nti: ‘Omukama Katonda waffe atulaze obukulu bwe n'ekitiibwa kye, n'eddoboozi lye tuliwulidde mu makkati g'omuliro. Tukakasizza olwa leero nti Katonda asobola okwogera n'omuntu, omuntu n'alama. See the chapterLuganda DC Bible 200324 ne mugamba nti: ‘Mukama Katonda waffe atulaze ekitiibwa kye n'obukulu bwe. Tuwulidde eddoboozi lye eriva mu muliro wakati. Olwaleero tulabye nga Katonda ayogera n'omuntu, omuntu n'asigala nga mulamu. See the chapter |