Et 5:23 - Luganda Bible 200323 “Kale bwe mwawulira eddoboozi eriva mu kizikiza, olusozi nga lwaka omuliro, ne munsemberera mmwe n'abakulembeze bammwe, n'abakulu b'ebika byammwe bonna, See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI23 “Awo olwatuuka, bwe mwawulira eddoboozi nga liva mu kizikiza wakati, olusozi nga lwaka omuliro, ne munsemberera awamu n'abakulu bonna ab'ebika byammwe, n'abakadde bammwe; See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya23 Bwe mwawulira eddoboozi nga liva mu kizikiza, ate ng’olusozi lwaka omuliro, ne musembera gye ndi, n’abakulembeze bonna ab’ebika byammwe, n’abakulu bammwe bonna. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya23 Awo olwatuuka, bwe mwawulira eddoboozi nga liva mu kizikiza wakati, olusozi nga lwaka omuliro, ne munsemberera, abakulu bonna ab'ebika byammwe, n'abakadde bammwe; See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU23 “Mmwe bwe mwawulira eddoboozi eriva mu nzikiza, n'olusozi nga lwaka omuliro, bakulu bammwe bonna mu bika n'abakadde bajja gye ndi, See the chapterLuganda DC Bible 200323 “Kale bwe mwawulira eddoboozi eriva mu kizikiza, olusozi nga lwaka omuliro, ne munsemberera mmwe n'abakulembeze bammwe, n'abakulu b'ebika byammwe bonna, See the chapter |