Online Bible

- Advertisements -




Et 5:16 - Luganda Bible 2003

16 “ ‘Bakitammwe ne bannyammwe mubassengamu ekitiibwa, nga Nze Mukama Katonda wammwe bwe mbalagira, mulyoke muwangaale era mube bulungi mu nsi gye mbawa.

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

16 “ ‘Kitaawo ne nnyoko obassangamu ekitiibwa, nga Mukama Katonda wo bwe yakulagira; ennaku zo zibe nnyingi, era olabe ebirungi mu nsi Mukama Katonda wo gy'akuwa.’ ”

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

16 Kitaawo ne nnyoko obassangamu ekitiibwa, nga Mukama Katonda wo bwe yakulagira, olyoke owangaale, era obeerenga n’emirembe, mu nsi Mukama Katonda wo gy’akuwa.

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

16 Kitaawo ne nnyoko obassangamu ekitiibwa, nga Mukama Katonda wo bwe yakulagira: ennaku zo zibe nnyingi, era olabe ebirungi ku nsi Mukama Katonda wo gy'akuwa.

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

16 “ ‘Ossangamu kitaawo ne nnyoko ekitiibwa, ng'Omukama Katonda wo bwe yakulagira, olyoke owangaale era obeere wa mukisa ku nsi, Omukama Katonda wo gy'alikuwa.

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

16 “ ‘Bakitammwe ne bannyammwe mubassengamu ekitiibwa, nga Nze Mukama Katonda wammwe bwe mbalagira, mulyoke muwangaale era mube bulungi mu nsi gye mbawa.

See the chapter Copy




Et 5:16

Follow us:

Advertisements


Advertisements