Et 4:46 - Luganda Bible 200346 Yabibaweera mu kiwonvu ekitunuulidde Beti Pewori, ebuvanjuba bwa Yorudaani, mu nsi eyali eya Sihoni, kabaka w'Abaamori, eyabeeranga mu Hesubooni, Musa n'Abayisirayeli gwe baawangula nga bavudde mu Misiri. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI46 Bwe baali emitala wa Yoludaani, mu kiwonvu ekyolekera Besupyoli, mu nsi eyali eya Sikoni kabaka w'Abamoli, eyatuulanga mu Kesuboni, Musa n'abaana ba Isiraeri gwe baakuba, bwe baali bava e Misiri; See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya46 nga bali mu kiwonvu ekiriraanye Besu Peoli ku buvanjuba bw’omugga Yoludaani, mu nsi eya Sikoni kabaka w’Abamoli, eyafugiranga mu Kesuboni, Musa n’abaana ba Isirayiri gwe baali bamaze okuwangula nga bavudde mu nsi ey’e Misiri. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya46 emitala wa Yoludaani, mu kiwonvu ekyolekera Besupyoli, mu nsi ya Sikoni kabaka w'Abamoli, eyatuulanga mu Kesuboni, Musa n'abaana ba Isiraeri gwe baakuba, bwe baava mu Misiri: See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU46 emitala wa Yorudani mu kiwonvu kya Beti-Pewori, mu nsi ya Sikoni kabaka w'Abaamori eyabeeranga mu Kesuboni, Musa n'Abayisirayeli gwe baakuba bwe baali bava e Misiri. See the chapterLuganda DC Bible 200346 Yabibaweera mu kiwonvu ekitunuulidde Beti Pewori, ebuvanjuba bwa Yorudaani, mu nsi eyali eya Sihoni, kabaka w'Abaamori, eyabeeranga mu Hesubooni, Musa n'Abayisirayeli gwe baawangula nga bavudde mu Misiri. See the chapter |