Et 4:42 - Luganda Bible 200342 omuntu mw'ayinza okuddukira n'awona, bw'aba ng'asse munne mu butanwa, ng'abadde tamulinaako bulabe; nga bw'addukira mu kimu ku bibuga ebyo, awonya obulamu bwe. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI42 omuntu anattanga munne mu butanwa, addukirenga mu kimu ku bibuga ebyo, awone okuttibwa. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya42 nga mu bibuga ebyo, omuntu yenna anaabanga asse muntu munne nga tagenderedde, mw’anaddukiranga, kubanga munne anaabanga amusse mu butanwa nga tamuliiko kiruyi kubanga tabangako mulabe we; anaddukiranga mu kimu ku bibuga ebyo yeewonye naye okuttibwa. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya42 omussi addukirenga omwo, anattanga munne ng'ataniddwa, so nga tamukyawanga; addukirenga mu kimu ku bibuga ebyo abeerenga omulamu; See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU42 abeeranga asse munne gy'anaddukiranga, singa abeera amusse mu butanwa nga tebwali bukyayi mu kusooka. Alisobolanga okuddukira mu bibuga ebyo n'awonya obulamu bwe. See the chapterLuganda DC Bible 200342 omuntu mw'ayinza okuddukira n'awona, bw'aba ng'asse munne mu butanwa, ng'abadde tamulinaako bulabe; nga bw'addukira mu kimu ku bibuga ebyo, awonya obulamu bwe. See the chapter |