Et 4:37 - Luganda Bible 200337 Olw'okwagala bajjajjammwe, yabalondamu mmwe bazzukulu baabwe, era mu buyinza bwe obungi, Ye yennyini n'abaggya mu Misiri. See the chapterEKITABO EKITUKUVU BAIBULI37 Olw'okwagala bajjajjammwe, ye yennyini yabalondamu mmwe bazzukulu baabwe, n'abaggya mu Misiri n'obuyinza bwe obungi. See the chapterEndagaano Enkadde n’Endagaano Empya37 Olw’okubanga yayagala nnyo bajjajjaabo naawe muzzukulu waabwe eyabaddirira, yakuggya mu nsi y’e Misiri ng’akozesa obuyinza bwe obungi. See the chapterEkitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya37 Era kubanga yayagala bajjajja bo, kyeyava alonda ezzadde lyabwe eriddawo, n'akuggya mu Misiri ye ng'abeera naawe olw'obuyinza bwe obungi; See the chapterBIBULIYA ENTUKUVU37 Lwa kubeera nga yayagala bajjajjaabo, n'alonda ezzadde lyabwe eribaddirira. Yakuggya mu Misiri nga yeeyoleka yennyini era n'amaanyi ge ag'ekitalo, See the chapterLuganda DC Bible 200337 Olw'okwagala bajjajjammwe, yabalondamu mmwe bazzukulu baabwe, era mu buyinza bwe obungi, Ye yennyini n'abaggya mu Misiri. See the chapter |