Online Bible

- Advertisements -




Et 4:33 - Luganda Bible 2003

33 Waliwo abantu abaali bawulidde Katonda ng'ayogera, ng'asinziira mu muliro, nga mmwe bwe mwawulira, ne basigala nga balamu?

See the chapter Copy

EKITABO EKITUKUVU BAIBULI

33 Waali wabaddewo abantu abaawulira eddoboozi lya Katonda nga lyogera okuva wakati mu muliro nga ggwe bwe waliwulira, ne baba balamu?

See the chapter Copy

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

33 Abantu abamawanga amalala baali bawuliddeko ku ddoboozi lya Katonda ng’ayogerera mu muliro, ne basigala nga bakyali balamu, nga mmwe bwe mwaliwulira ne muba balamu?

See the chapter Copy

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

33 Waabangawo abantu abaawulira eddoboozi lya Katonda nga lyogera nga liva wakati mu muliro, nga ggwe bwe wawulira, ne baba balamu?

See the chapter Copy

BIBULIYA ENTUKUVU

33 oba waali wabaddewo eggwanga ne liwulira eddoboozi lya Katonda ayogera ng'ayima mu muliro wakati, nga ggwe bwe waliwulira, n'asigala nga mulamu!

See the chapter Copy

Luganda DC Bible 2003

33 Waliwo abantu abaali bawulidde Katonda ng'ayogera, ng'asinziira mu muliro, nga mmwe bwe mwawulira, ne basigala nga balamu?

See the chapter Copy




Et 4:33

Follow us:

Advertisements


Advertisements